Music Video & Lyrics Rema Namakula – Banyabo

Rema Namakula – Banyabo

Download Banyabo Mp3 Audio by

Ugandan singer, songwriter and music producer, Rehema Namakula, known professionally as presents to us a compelling song, as this masterpiece is titled “Banyabo“. This track, released in 2017 , is a captivating and inspirational addition to any music enthusiast’s collection. The tune “Banyabo” carries a powerful message and a mesmerising melody, making it a must-listen for all. Feel free to stream the mp3, watch the video, and sing along to the heartfelt lyrics.

Get the MP3 audio, download, stream, and share this amazing song with your friends and family. When you share it, you’re spreading the goodness and joy of the song. #CeeNaija

DOWNLOAD HERE

Download More REMA NAMAKULA Songs Here

Song Lyrics: Banyabo by

Azuukuka mu nkoko akeera nnyo maama
Akola akoowa nnyo
Alina okulabirira abato
Abato school fees okusoma
N’ebitabo oluusi tebarina
Nga n’ekyokulya okukifuna baguba
Y’atetenkanya y’ayiiya
Eby’ensula kko n’ebyokulya
Omukyala

Basirika
Baguma
Banyigirizibwa naye bakola
Independent woman
African woman
Eh aha
Omukyala

Singa si mukyala
(Singa saasoma)
Singa
(Singa saayiga)
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa

Singa si mukyala
(Singa saasoma)
Singa
(Singa saayiga)
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa

Teebereza ng’ali lubuto
Akabanga kawanvu ku hospital
Nga n’ezirinnyawo tazirina
N’atambulawo
Sinakindi azaalidde ku kkubo
Nga tewali ayamba
N’aguma ye nnyabo (nnyabo)

Baguma
Bagumira bingi (ba nnyabo)
Olugendo lw’okukuza omwana
Nga luwanvu (nnyabo)
Baguma (ba nnyabo)
Banyikivu
(Nnyabo)
Bakola
Be bakyala

Singa
Singa
Singa
Singaaaaa

Mama we
(Singa saasoma)
(Singa saayiga)
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa
Singa si mukyala

Singa
(Singa saayiga)
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa
Maama
Ma mama
Yeeh leee leee
Maama
Maama

Alenga muwogo ku nguudo
Tufune school fees
N’oluusi akomawo nga tafunye yadde, nnyabo
Eby’ewaka byonna y’abimala
Okwambala saako n’eddwaliro
Maama anyiikira nnyo nnyo

She’s so hard working
And mankind
She’s a woman of integrity
A mother
Omukyala
My mama
You’re ma star

Singa si mukyala
(Singa saasoma)
(Singa saayiga)
(Singa saakula)

Singa si mama we
(Singa saakula)
Mama mama mama

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here